Change Instance
Changes API.
See the Weblate's Web API documentation for detailed description of the API.
GET /api/changes/174748/?format=api
https://translate.lxqt-project.org/api/units/396141/?format=api", "component": "https://translate.lxqt-project.org/api/components/lxqt-panel/plugin-worldclock/?format=api", "translation": "https://translate.lxqt-project.org/api/translations/lxqt-panel/plugin-worldclock/lg/?format=api", "glossary_term": null, "user": "https://translate.lxqt-project.org/api/users/Kizito/?format=api", "author": "https://translate.lxqt-project.org/api/users/Kizito/?format=api", "timestamp": "2024-01-11T00:42:30.420857Z", "action": 5, "target": "
Amateeka agafuga empandika y'ennaku n'essaawa gye weteekateekera
\n
Olutiba lw'empandika y'essaawa n'ennaku zibeera ennukuta engattike eziraga aw'okuwandika oba okusoma ebitundu by'obudde mu mboozi oba mu data eya kompyuta. Ebibalibwa ng'ebitundu by'obudde biva ku sikonda, ddakiika, saawa, nnaku za wiiki okutuukira ddala ku mirembe.
\n
Endagiriro edda ku bino ekulaga ennukuta ezeyambisibwa mu kutegeka entiba ez'empandika y'essaawa n'ennaku era n'ekulaga amakulu n'enkozesa bya go.
\n
Olutiba lusobola okuzingiramu ebigambo byennyini nga ennukuta za byo zo ssi biragiro wabula ekigambo kya kulabikira muli mu ssaawa n'ennaku ebiwandikidwa oba ebisomedwa kompyuta. Mu lutiba ekigambo kikulemberwa akabonero ' era ne kifundikibwa akabonero ' nga ekyo kiraga we kitandika ne we kikoma. Bw'obeera oyagala akabonero ako kennyini kalabike olina okuwandikawo bubiri, bwebutyi, ''.
Makulu
\n
d
Kitegeeza namba ya lunaku nga eziri wansi wa kkumi tekuli zero ekulembera (1 okutuuka ku 31)
\n
dd
Kitegeeza namba ya lunaku nga eziri wansi wa kkumi ziriko zero ekulembera (01 okutuuka ku 31)
\n
ddd
Kitegeeza linnya lya lunaku lwa wiiki mu lulimi olukolebwamu nga lifunzidwa mu nnukuta ssatu (nga 'Bal' okutuuka ku 'Sab').
\n
dddd
Kitegeeza linnya lya lunaku lwa wiiki mu lulimi olukolebwamu mu bujjuvu (nga 'Balaza' okutuuka ku 'Sabbiiti').
\n
M
Kitegeeza namba y'omwezi nga egiri wansi wa kkumi tekuli zero ekulembera (1 okutuuka ku 12)
\n
MM
Kitegeeza namba y'omwezi nga egiri wansi wa kkumi kuliko zero ekulembera (01okutuuka ku 12)
\n
MMM
Kitegeeza linnya lya lmwezii mu lulimi olukolebwamu nga lifunzidwa mu nnukuta ssatu (nga 'Jan' okutuuka ku 'Des').
\n
MMMM
Kitegeeza linnya lya lmwezii mu lulimi olukolebwamu mu bujjuvu (e.g. 'Janwariyo' okutuuka ku 'Desemba').
\n
yy
Kitegeeza mwaaka nga guwandikwa nga ennamba zagwo ezisembayo bbiri (okuva ku 00 okutuuka ku 99)
\n
yyyy
Kitegeeza mwaaka nga guwandikwa nga ennamba zagwo zonna nya
\n
h
Kitegeeza ssaawa nga ezitatuuka mu kkumi tekuli zero ekulembera (0 okutuuka ku 23 oba 1 okutuuka ku 12 mu mpandika ya AM/PM)
\n
hh
Kitegeeza ssaawa nga ezitatuuka mu kkumi ziriko zero ekulembera (00 okutuuka ku 23 oba 01 okutuuka ku 12 mu mpandika ya AM/PM)
\n
H
Kitegeeza ssaawa nga ezitatuuka mu kkumi tekuli zero ekulembera mu mpandika ya ssaawa 24 (0 okutuuka ku 23, ne mu mpandika ya AM/PM)
\n
HH
Kitegeeza ssaawa nga ezitatuuka mu kkumi ziriko zero ekulembera mu mpandika ya ssaawa 24 (00 okutuuka ku 23, ne mu mpandika ya AM/PM)
\n
m
Kitegeeza ddakiika nga ezitatuuka mu kkumi tekuli zero ekulembera (0 okutuuka ku 59)
\n
mm
Kitegeeza ddakiika nga ezitatuuka mu kkumi ziriko zero ekulembera (00 okutuuka ku 59)
\n
s
Kitegeeza sikonda nga ezitatuuka mu kkumi tekuli zero ekulembera (0 okutuuka ku 59)
\n
ss
Kitegeeza sikonda nga ezitatuuka mu kkumi ziriko zero ekulembera (00 okutuuka ku 59)
\n
AP oba A
Kitegeeza kozesa empandika eya AM/PM. Awali ennukuta A/AP wajjakuddawo \"AM\" oba \"PM\".
\n
ap or a
Kitegeeza kozesa empandika eya am/pm. Awali ennukuta a/ap wwajjakuddawo \"am\" oba \"pm\".
\n
t
Kitegeeza erinnya ly'ekitundu ky'ensi essaawa we zikolera (e.g. \"EAT\" ssaawa ezibalibwa mu Afirika y'ebuvanjuba - omuli Uganda, Kenya ne Tanzania)
\n
T
Kitegeeza enjawulo okuva ku ssaawa za UTC
\n
TT
Kitegeeza erinnya aba IANA lye baawa ekifo essaawa mwe zikolera
\n
TTT
Kitegeeza erinnya ery'ekifo essaawa mwe zikolera effunze
\n
TTTT
Kitegeeza erinnya ery'ekifo essaawa mwe zikolera erimpi
\n
TTTTT
Kitegeeza erinnya ery'ekifo essaawa mwe zikolera erijjuvu
\n
TTTTTT
Kitegeeza erinnya lye weyiiyizza ekifo essaawa mwe zikolera. Lino oliwandikira mu katimbe aka 'Bifo essaawa mwe zikolera'
\n
Genderera:
Olutiba bw'oluteekamu obubonero obutali mu lubu lwa ['a'..'z'] oba ['A'..'Z'] bujja okubalibwa ng'ebigambo byennyini sso ssi biragiro. Okugeza, obubonero nga ':', '.', ' ', '#' ne '@' zijja okulabikira mu biwandikidwa nga bwo bwennyini nandibadde teziwerekedwa obubonero bwa ' .
Ekipimo eky'obudde ekisinga obutono essaawa eno ky'ekyukirako ye sikonda 1. Ennukuta z etegeeza kitundu kimu kya lukumi ekya sikonda. Singa olutiba lw'empandika y'essaawa n'ennaku lubeeramu z oba zzz essaawa ejjakulaga obutundu obwo naye ejjakulindanga lukumi luyitewo eryoke erage nti obudde bukyuse (ekigiyamba okukola mu ngeri etamatiza).
\n", "id": 174748, "action_name": "New translation", "url": "https://translate.lxqt-project.org/api/changes/174748/?format=api" }{ "unit": "